Kawoowo Lyrics By Lydia Jazmine
One and Only (Oli kawoowo nkokonka) Uu wu ayererere maama (Oli kawoowo nkokonka) Uu wi ayererere maama (Kumutwe maama
Gwe mu love oli dagala lya muchuuza (Kumutwe) Obwongo n’omibiri eno obifunsa (Maama) Gwe va ku bari yenze nakukunda (Uu uu ah!) Yo love lwazi taaka lya mu bumba (Maama)
Am in a bad situation Guno omubiri gwagala kukwesiga Gwe kola bibyo no question Mu love ŋŋenda na ku kwongenzamu
Yenze ali bugumya amasuuka Yenze ali bugumya amasuuka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama) Yenze ali kwoleza ebikunta Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka Yenze ali bugumya amasuuka, baby (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama) Yenze ali kwoleza ebikunta Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Nze nakuyisa mwenge Leka abalala bagende Nakunya kutamira wende nze natomeza bisenge Mbasasira n’abakukwana nze ebyange biba byamatala Nze kululwo sitya kuswala Ne bwekiba kya kulwana, njakulwana
Nze amaaso gandaze omutiima gwo sikusubiza ondaba, no no yeah! Gwe muntu omu no gwe sikyusize color (gwe weeka) My baby wa la la (Omukwano gwo girita munda gunzisa) Baby, nzija mu kyangala Enzikiza eno wa la la (Wa la la, Love you enkyunya) Mmm hmm! Nzija mu kyangala My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya) My baby wa la la My baby wa la la (Wa la la, Love you enkyunya)
Yenze ali bugumya amasuuka, eeh! Yenze ali bugumya amasuuka, mmh! (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama) Yenze ali kwoleza ebikunta Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)
Yenze ali bugumya amasuuka Yenze ali bugumya amasuuka, nze nzeeka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama) Yenze ali kwoleza ebikunta Ndiba mulungi ali sooka (Oli kawoowo nkokonka kumutwe maama)